Eddy Kenzo Eddy Kenzo - Tweyagale

Nze eno ensi tenemazaamu
Dunia tenemazaamu
Tenkozesa bintu bikyaamu
Seguya mwanadamu
Kuba abamu muli bakyaamu
Eh muli bakyaamu
Nze ndiwo kubeera nice
Bw’oyagala ka opportunity nkuwe ka chance
Wannunga olinga alina chai
Ow’amata nga kuliko n’amajaani
Waliwo abancunya mu biri ebizibu
Na baagala ngwe nve mu mirimu
Buh still right now am toppin’

Wamma tubbaale, wamma
Wamma tubbaale, tweyagale
Wamma tubbaale, wamma
Wamma tubbaale, tweyagale
Wamma tubbaale, wamma
Wamma tubbaale, tweyagale

Kuba kati yeffe abaliko
Yeffe value yeffe symbol
No matter oba ndi single
One day ngya kubeera double
Ah wah mi do lemme do let’s do
Signal kyusa zikube mu nju

If yah nuh ready onayita mmanju
Bali tubaleke badde mu juuju
Ffe tulye mboona, nsugga na nsujju
Tukube verse nga ziri mu bire
Fata mwanamuwala bboyi tuvimbe

Wamma tubbaale, wamma
Wamma tubbaale, tweyagale
Wamma tubbaale, wamma
Wamma tubbaale, tweyagale
Wamma tubbaale, wamma
Wamma tubbaale, tweyagale

Mr Deejay
Ono atamidde

Kyakalamu, kyakala
Kyakalamu, kyakala
Kyakalamu, kyakala
Kyakalamu, ah!

No matter wagwan respect dea
Nkwagala nnyo era saagala akuzoleya
Tugatta bingi kushoto na kulia

Steady, steady
Steady, we are ready
Steady, steady
Steady, we are ready

Nze eno ensi tenemazaamu
Tenkozesa bintu bikyaamu
Vva ku mwanadamu
Abamu bakyaamu
Ah wah mi do lemme do let’s do
Signal kyusa zikube mu nju

If yah nuh ready onayita mmanju
Bali tubaleke badde mu juuju
Ffe tulye mboona, nsugga na nsujju
Tukube verse nga ziri mu bire
Fata mwanamuwala bboyi tuvimbe

Wamma tubbaale, wamma
Wamma tubbaale, tweyagale
Wamma tubbaale, wamma
Wamma tubbaale, tweyagale

Kenzo
Steyn
Why are you sober?